Skip to content

Latest commit

 

History

History
125 lines (73 loc) · 8.41 KB

README.lug.md

File metadata and controls

125 lines (73 loc) · 8.41 KB

Open Source Love License: MIT Open Source Helpers

Okwongezaako Eby'okusooka

Ekigendererwa ky'enteekateeka eno kwe kusobozesa n'okuyamba abayizi mu kuteekawo ebyabwe eby'okubiri. Bw'oba oyagala okukola eky'osooka okuyongeraako, goberera emboozi ez'ekiddako wansi.

Bw'oba tokkiriziganya na command line, wano waliyo ebiranga ebikozesa ebikozesebwa ebiwa GUI.

fork this repository

Bw'oba tolina git ku kompyuta yo, teeka git.

Gabaako repo eno

Gabaako repo eno nga okozesa ekirungo ekiri waggulu ku lupapula luno. Kino kijja kutonda kopi ya repo eno mu akaawunti yo.

Koppa repo

clone this repository

Kati koppa repo eyogabiddwa ku kompyuta yo. Genda ku akaawunti yo ku GitHub, fungula repo eyogabiddwa, koona ku kaakano akaliko code n'oluvannyuma koona ku kirungo copy to clipboard.

Fungula terminal n'okozesa ekiragiro ekiddako ku git:

git clone "url you just copied"

"URL gy'okoze koppa" (nga tekirina obubonero obuli mu kkiwandiiko) kye URL eri ku repo eno (okugaba kwo ku kawefube ono). Laba ku bigambo ebyo ebiri waggulu okugenda ku URL.

copy URL to clipboard

Ekikokyo:

git clone [email protected]:this-is-you/first-contributions.git

awa this-is-you ye erinya lyo ku GitHub. Wano okopeera ebiri mu repo ey'okusooka okuyongeraako ku GitHub ku kompyuta yo.

Tonda branch

Kyusa mu nnannyini repo ku kompyuta yo (bw'oba toliyo dda):

cd first-contributions

Kati tonda branch ng'oyita mu kiragiro kya git switch:

git switch -c your-new-branch-name

Ekikokyo:

git switch -c add-alonzo-church

Kola enkyukakyuka eziyetaagisa n'okikakasa ezo enkyukakyuka

Kati gulawo fayiro ya Contributors.md mu kikozesebwa ky'okuwandiika, yongeramu erinnya lyo mu fayiro eno. Togyongeramu ku ntandikwa oba ku nkomerero ya fayiro. Tta gy'ali wakati wa fayiro. Kati, giyita fayiro eno.

git status

Bw'ogenda mu kisenge ky'enteekateeka n'okola ekiragiro git status, ojja kulaba nga waliyo enkyukakyuka.

Yongeza ezo enkyukakyuka ku branch gye watondawo nga okozesa ekiragiro kya git add:

git add Contributors.md

Kati okakasa ezo enkyukakyuka nga okozesa ekiragiro kya git commit:

git commit -m "Add your-name to Contributors list"

oweerereza erinnya lyo ku your-name.

Sindikiza enkyukakyuka ku GitHub

Sindikiza enkyukakyuka nga okozesa ekiragiro kya git push:

git push -u origin your-branch-name

oweerereza erinnya lyo ku your-branch-name.

Weereza enkyukakyuka zo okuzuulibwa

Bw'ogenda ku repo yo ku GitHub, ojja kulaba akapipati ka Compare & pull request. Koona ku kapipati ako.

create a pull request

Kati weereza pull request.

submit pull request

Olwatuuka kunsonga y'okukakasa enkyukakyuka zo, ojja kufuna email ya kunnyonnyola enkyukakyuka zomaze okukakasa.

Oluvannyuma lw'okwo

Ki ekirungi! Onoowuziza ku ttendekero lya fork -> clone -> edit -> pull request workflow gwe oyinza okufuna ng'omukozi!

Jaguza ekyo ky'oyongeddeko era ogikwase mikwano gyo n'abagoberera nga oyita ku web app.

Osobola okuyingira ku team ya slack bw'oba oyagala obuyambi obulala oba olina ebibuuzo. Yingira team ya slack..

Kati ka tutandikire okukola ku kintu ekirala. Tundese olukalala lwa project ezirina ebizibu ebitalina y'oyinza okutandika n'okukola. Kebera olukalala lwa project mu web app.

Ebitendekebwa Ebikozesa Ebikozesebwa Ebirala

GitHub Desktop Visual Studio 2017 GitKraken VS Code Sourcetree App IntelliJ IDEA
GitHub Desktop Visual Studio 2017 GitKraken Visual Studio Code Atlassian Sourcetree IntelliJ IDEA